Enguudo embi mu Kibuga kye Mukono; Ttulakita zaakwama dda, Obukadde 80 tezilabikako


ABATUUZE n’abamu ku bakulembeze mu Kibuga kye Mukono banyikaavu olw’embera ve nguudo embi mu kitundu kino

İngilizce’yi oku

Abamu ku bakulembeze bagamba nti kano kandiba akagenderere abakozi ba Gavumenti okubasuula mu kulonda okujja nti kubanga bulijjo babadde beekubira enduulu gye bali nga teri herhangi birega.

KKansala Justus Munyigwa omu ku bakiise ku Munisipaari agamba nti nga abakulembeze ensonga ze nguudo zaabatabula DDA, nti kubanga baakizuula nga ttulakita zonna nfu, dönemi ne basalawo okuyisa ensimbi obukadde 80 baddabirizeeko wakiri emu Elima, nti kyokka ekyabewunyisa yedi kWe kulaba nga abakulu bekikwatako babategeeza nti ensimbi zino tezaamala wabula nga baagala bayise obukadde obulala 50 dönem zitekebwe ku kuddabiriza ttulakita yeemu yedi.

Kino ategezezza nti kyatabula ba kkansala bonna çağı ne basalawo okugira nga beesonyiwa eby’okuddabiriza ekyuma ekilima enguudo, kubanga abakulira abakozi baalemwa okulga ensasaanya ye nsimbi ezawasooka oku

Omumyuka ve Meeya William Makumbi bwatuukiriddwa ku nsonga eno agambye nti kituufu ebyuma ebikola enguudo ebisinga byayononeka, nategeeza nti byetaagisa ensimbi mpitirivu okubiddabiriza ze batalina kati.

“Ennaku zino enguudo ezetaagisa ttulakita twazivaako, nga kati amakanda tugasimbye ku buguudo obutono bwe tuyita obwa bulungi bwa Nsi obukolebwa ne mikono nga bwe tulinda ekiddako” Makumbi bwe yategezez.

Yagambye nti balina esuubi mu mwezi gw’okutaano okufuna ttulakita okuva mu Gavumenti ey’awakati gye baateeka okusaba kwabwe gye buvuddeko.

Ojjeeko ebyuma, enguudo ve bimotoka ebikungaanya kasasiro byonna ebisinga byakwamira ku kitebe kya Munisipaari ve mukono nga kati obuwundo buzaalira omwo.

Bbo abatuuze bagamba nti okusinziira obukulembeze bwa Meeya Erisa Mukasa Nkoyoyo gye bubayisizzaamu nabo babwetegekedde mu kulonda okuddako.

Topluluğunuzda bir hikayeniz veya bizimle paylaşmak istediğiniz bir fikriniz var mı: Bize [email protected] adresinden e-posta gönderin.


Kaynak : https://www.watchdoguganda.com/news/20220411/134035/enguudo-embi-mu-kibuga-kye-mukono-tulakita-zaakwama-dda-obukadde-80-tezilabikako.html

Yorum yapın